Back to Level 3 Index
Ekifo kyange kiri ludda wa? Ekikyo kiri eri.
♫
(Where is my place? Yours is over there.)
Ekifo kyo kiri ludda wa? Ekyange kiri eri.
♫
Erinnya lyo liri ludda wa? Eryange liri eri.
♫
Erinnya lye liri ludda wa? Erirye liri eri.
♫
Akagaali ke kali ludda wa? Akake kali eri.
♫
Obugaali bwaffe buli ludda wa? Obwammwe buli eri.
♫
Emmotoka yaffe eri ludda wa? Eyammwe eri eri.
♫
Emmotoka yammwe eri ludda wa? Eyaffe eri eri.
♫
Omusomesa wammwe ali ludda wa? Owaffe ali eri.
♫
Omusomesa waabwe ali ludda wa? Owaabwe ali eri.
♫
Ebitabo byabwe biri ludda wa? Ebyabwe biri eri.
♫