Back to Level 4 Index

Lesson 89 – Ebigambo mu lulimi

Ebiseera biggwayo! ♫ (The days are [Time is] running out!)
Yayimba n’adda ne mu kati. ♫ (He sang wonderfully.)
Twaliira ddala naye era tetwagimalaawo. ♫ (We ate excessively and still had plenty left over.)
Onnindidde ebbanga ddene? ♫ (Have you been waiting for me for a long time?)
Nkulindiridde okumala kitundu kya ssaawa. ♫ (I've been waiting for you for half an hour.)
Tukulindiridde okumalira ddala essaawa nnamba. ♫ (We've been waiting for you for one whole hour.)
olunaku lulamba ♫ (one whole day)
ennaku bbiri nnamba ♫ (two whole days)
wiiki emu nnamba ♫ (one whole week)
wiiki bbiri nnamba ♫ (two whole weeks)
omwezi mulamba ♫ (one whole month)
emyezi ebiri miramba ♫ (two whole months)
omwaka mulamba ♫ (one whole year)
emyaka ebiri miramba ♫ (two whole years)