Back to Level 2 Index

Lesson 42 – Masindi

a. Masindi kye ki? Kibuga. (What is Masindi? It’s a city.)
b. Masindi kibuga kikulu mu kitundu ki? Bunyoro. (Masindi is the capital of which area? Bunyoro)
c. Bunyoro kye ki? Bunyoro, kitundu mu Uganda. (What is Bunyoro? It’s an area in Uganda.)
d. Kye kitundu ekiri mu bukiika ki? Kye kitundu ekiri mu bugwanjuba. (In which direction is it? It’s an area in the west.)
e. Abantu ab'omu Bunyoro bayitibwa Baganda? Nedda. (The people of Bunyoro are called Baganda? No, they are not.)
f. Bayitibwa batya? Bayitibwa Banyoro. (How are they called? They are called Banyoro.)
g. Abantu abasinga obungi mu Bunyoro bakola ki? Abantu b’omu Bunyoro abasinga balimi. (What do most people in Bunyoro Do? They are mostly farmers.)
h. Mu kibuga mwe balimira? Nedda, mu kibuga mulimu amakolero. (In the city, is where they do farming? No, in the city, there are factories.)
i. Bakola omulimu gumu gwokka? Nedda, bakola emirimu mingi egy’enjawulo. (They only do one kind of work? No, they do a variety of jobs.)