Back to Level 2 Index
Tomasi ayimba bulungi.
♫ (Thomas sings well.)
Paulo, tovuga bubi!
♫ (Paulo, don’t drive badly!)
Daudi alya aswankula.
♫ (David eats noisily.)
Sam alya mu kimugunyu.
♫ (Sam eats silently.)
Alisi ne Diana basoma kasoobo.
♫ (Alice and Diana read slowly/carefully.)
Ben ayogera mpolampola.
♫ (Ben speaks slowly.)
Nakimuli atambula mangu.
♫ (Nakimuli walks quickly.)
Ebitabo byonna biri ku meeza?
♫ (Are all the books on the table?)
Engatto zonna ziri mu kisenge kyo?
♫ (Are all the shoes in your room?)
Emiyembe gyonna giri mu ffumbiro?
♫ (Are all the mangoes in the kitchen?)