Back to Level 2 Index
okuyiga♫
Oyiga Oluganda?
♫ (Are you learning Luganda?)
Oyize Oluganda?
♫ (Have you learnt Luganda?)
okuyigiriza♫
Oyigiraza abaana?
♫ (Are you teaching children?)
Oyigirizza abaana?
♫ (Have you taught children?)
okudda♫
Mudda mu kibiina?
♫ (Are you [pl.] returning to class?)
Muzze mu kibiina?
♫ (Have you [pl.] returned to class?)
okuggula♫
Muggula oluggi?
♫ (Are you [pl.] opening the door?)
Muggudde oluggi?
♫ (Have you [pl.] opened the door?)
okutuula♫
Batuula ku ntebe?
♫ (Do they sit on chairs?)
Batudde ku ntebe?
♫ (Are they sitting on chairs?)
okwebaka♫
Mwebaka mangu?
♫ (Do you [pl.] go to sleep early?)
Mwebase mangu?
♫ (Did you [pl.] go to sleep early?)
okwambala♫
Toyambala ngatto?
♫ (Don't you put on shoes?)
Toyambadde ngatto?
♫(Have you not put on shoes?)
okutegeera♫
Tategeera bulungi?
♫ (Is he/she not understanding well?)
Tategedde bulungi?
♫ (He/she not understood well?)
okubeera♫
Tabeera mu kibuga?
♫ (Doesn't he/she stay in town?)
Tabadde mu kibuga?
♫ (Hasn't he/she been to town?)
okulya♫
Tolya kyankya?
♫ (Don't you eat breakfast?)
Tolidde kyankya?
♫ (Have you not eaten breakfast?)
okunywa♫
Sinywa kaawa.
♫ (I don't drink coffee.)
Sinywedde kaawa.
♫ (I haven't drunk coffee.)
okuwummula♫
Tetuwummula.
♫ (We are not resting.)
Tetuwummudde.
♫ (We have not rested.)
okuyigiriza♫
Tebayigiriza.
♫ (They are not teaching)
Tebayigirizza.
♫ (They have not taught.)