Back to Level 3 Index
Baani abaligolokoka amangu?
♫ (Who [.pl] will get up early?)
Tetuligolokoka mangu.
♫ (We won’t get up early.)
Baani abaliyiga Oluzungu?
♫ (Who will learn English?)
Tetuliyiga Luzungu.
♫ (We won’t learn English.)
Baani abalijja mu kibiina?
♫ (Who will come to class?)
Tetulijja mu kibiina.
♫ (We won’t come to class.)
Baani abaligenda mu ssineema?
♫ (Who will go to the cinema?)
Tetuligenda mu ssineema.
♫ (We won’t go to the cinema.)
Baani abalizannya emizannyo?
♫ (Who will go to play?)
Tetulizannya mizannyo.
♫ (We won’t go to play.)
Baani abanaawummula enkya?
♫ (Who shall rest tomorrow?)
Tetugenda kuwummula enkya.
♫ (We won’t rest tomorrow.)