Back to Level 3 Index
Ekiteeteeyi kirungi! Osobola okingulira?
♫ (What a lovely dress! Can you buy it for me?)
Nsiima nnyo omuceere. Ogenda okugufumba?
♫ (I like very much rice. Are you going to cook me some?)
Saagala Ttiivii. Gizikize!
♫ (I don’t like TV. Turn it off!)
Ekirabo ky’obwesigwa kinzikkiriza okubeera kyendi.
♫ (The gift of honesty allows me to be what I am.)
Tayagala kaawa ono. Kaawa ono tamwaagala.
♫ (He doesn’t like this coffee.)
Abasuubuzi bano batunda layisi engatto. Bazitunda layisi.
♫ (These traders sell shoes cheaply. They sell them cheaply.)