Back to Level 3 Index

Lesson 70 – Vocabulary


engoye ez’ebbeeyi (expensive clothes) engoye eza layisi (cheap clothes)
Ssente mmeka? (How much [is the total amount]?) Munnange, salako. (Please reduce [the price].)
Katale kano emiwendo gikyali gya buwanana. (The prices are still high in this market.) Edduuka liri, emiwendo gikyali misaamusaamu. (That shop still has reasonable prices.)
Bagenda okutumbula ebbeeyi y’amafuta. (They are going to raise the price of petrol.) Omuwendo gw'omuceere gusse. (The price of rice has gone down.)
Bawanika omuwendo gwa ssuukaali. (They are hoisting up the price of sugar.) Ekitabo eky’omuwendo mungi ennyo. (Priceless book.)
Twagala okulamuzaganya omuwendo. (We like to bargain on the price.) Ddiriza ku muwendo / bbeeyi (Reduce the price.)