Back to Level 3 Index
Nnakola omulimu nga bwe yandagirira.
♫
(I did the work as he instructed me.)
Amangu nga bwe kisoboka.
♫
(As soon as possible.)
Olowooza nti kitabo kikulu, so nga si bwe kiri.
♫
(You think the book is important, but this is not the case.)
Nzija kubalombojjera buli kimu nga bwe kyajja.
♫
(I will tell them everything just how it happened. [okulombojja: to recount])
Abantu nga bwe bagenda beeyongera obungi, gavumenti eloowoza okuzimba eddwaliro.
♫
(As the people become many, the government thinks about building a hospital.)