Back to Level 3 Index
Sirina kye nsinga kwagala. ♫ | (I don’t have any preferences.) | Tolina ky'osinga kwagala? ♫ | (You don’t have any preferences?) |
Ani asinga? ♫ | (Who’s the best?) | Gw’osinga? ♫ | (Are you the best?) |
Y’asinga! ♫ | (He/she's the best!) | Ffe tusinga! ♫ | (We’re the best!) |
Essaati eno esinga omutindo. ♫ | (This shirt is of the best quality.) | Endowooza esingira ddala ♫ | (The main/central idea) |
Nsuubira ekisingira ddala obulungi. ♫ | (I expect the best.) | Omusajja ono y’asinze mu basajja bonna. ♫ | (This man is the best of all men.) |