Back to Level 3 Index
Muyingire mu kibiina!
♫
(Enter [pl.] the classroom!)
Mutuule ku ntebe!
♫
(Sit in chairs!)
Musirike!
♫
(Be quiet!)
Muwulirize!
♫
(Listen!)
Mutunule ku lubaawo!
♫
(Look at the board!)
Muyimirire!
♫
(Stand up!)
Mufulume ebweru!
♫
(Go outside!)
Tukole ki? Muyimirire!
♫
(What shall we do? Stand up!)
Nyingire wa? Yingira mu kibiina.
♫
(Where do I enter? Enter into the classroom.)
Ntuule wa? Tuula ku ntebe.
♫
(Where do I sit? Sit on a chair.)
Ntunule wa? Tunula ku lubaawo.
♫
(Where do I look? Look at the board.)