Back to Level 3 Index
Yimirira! (Stand up!) Oyimiridde? Yee, nnyimiridde.
♫
(Did you stand up? Yes, I stood up.)
Genda ku lubaawo! (Go to the [black]board!) Ogenze ku lubaawo? Yee, ŋŋenze ku lubaawo.
♫
Sangula olubaawo! (Erase the [black]board!) Olusangudde? Yee, ndusangudde.
♫
Wandiika erinnya lyo! (Write your name!) Oliwandiise? Yee, ndiwandiise.
♫
Ggala oluggi! (Close the door!) Oluggadde? Yee, nduggadde.
♫
Ddayo mu kifo kyo! (Return to your place!) Ozzeeyo mu kifo kyo? Yee, nzizeeyo mu kifo kyange.
♫
Tuula wansi! (Sit down!) Otudde wansi? Yee, ntudde wansi.
♫
Olubaawo luli ludda wa? Luuluno.
♫
(Where is the [black]board? It is here.)
Erinnya lyo liri ludda wa? Liirino.
♫
Oluggi luli ludda wa? Luuluno.
♫
Ekifo kyange kiri ludda wa? Kiikino.
♫
Essanduuko yange eri ludda wa? Yiino.
♫