Back to Level 3 Index
Kino kitabo kya njawulo.
♫ (This book is special. [literal: ‘is different’])
Nakitto omukyala wa njawulo.
♫ (Nakitto is a special lady.)
Emmere eno si ya njawulo.
♫ (This food is plain. [not special])
Mukasa ombazzi wa bulijjo.
♫ (Mukasa is not an exceptional carpenter. [is an ordinary carpenter]).
Abantu bano si ba bulijjo.
♫ (These people are unusual.)
Embwa zino si za bulijjo.
♫ (Those dogs are unusual.)
Ekirowoozo kyo kya mugaso gyendi.
♫ (Your opinion is important to me.)
Emiyembe gya mugaso ku maaso.
♫ (Mangoes are good [nutritious] for the eyes.)
Ssukaali si wa mugaso mu mubiri.
♫ (Sugar is not good for the body.)
Luno olugero lwa ddala.
♫ (This is a real/true story.)
Eyo makansi ya ddala.
♫ (These scissors are real. [are very good])
Yokanna makanika wa ddala.
♫ (Yokanna (John) is a real [very good] mechanic.)