Back to Level 3 Index
Ekitabo kyange kiri ludda wa? Kiikino.
♫ (Where is my book? It's here.)
Essaati yange eri ludda wa? Yiino.
♫
Ensimbi zange ziri ludda wa? Ziizino.
♫
Engatto zange ziri ludda wa? Ziizino.
♫
Ekkalaamu yange eri ludda wa? Yiino.
♫
Ebitabo byange biri ludda wa? Biibino.
♫
Akagaali kange kali ludda wa? Kaakano.
♫
Omusomesa wange ali ludda wa? Wuuno.
♫
Ggwe oli ludda wa? Nzuuno.
♫ (Where are you? I'm here.)
Mmwe muli ludda wa? Tuliwano.
♫ (Where are you? We're here.)
Entebe yiiyo.
♫ (The chair is here.)
Entebe ziizo.
♫ (The chairs are here.)
Ensimbi ziizo.
♫ (The money is here.)
Ebibala biibyo.
♫ (The fruit is here.)
Ekitabo kiikyo.
♫
Essaawa yiiyo.
♫
Oluggi luulwo.
♫
Ekkalaamu yiiyo.
♫
Amazzi gaago.
♫
Omwenge guugwo.
♫
Amata gaago.
♫
Kaawa wuuyo.
♫
Caayi wuuyo
♫