Back to Level 4 Index

Lesson 94 – Main

Okuva Entebbe okwata oluguudo olujja e Kampala. From Entebbe, you take the road to Kampala.
Okuva Entebbe waliwo oluguudo lumu lwokka oluva mu kibuga ekyo kubanga kibuga kikuli nnyo. From Entebbe there is only one road going out of the city of Entebbe, because Entebbe is most important.
Bw'okwata oluguudo olwoojja kutambulako katono olyoke otuuke ku ssomero ekkulu eriyitibwa Kisubi, bwe weeyongerayo, ojja kutuuka ku kkolero ly’amataffaali mu kifo ekiyitibwa Kajjansi, mailo musanvu endala olwonno ate olyoke otuuke mu kibuga ekikulu Kampala. When taking the road, you will go a short distance to arrive at an important school called Kisubi, continuing from there you will reach a brick and tile factory in a place called Kajjansi, for about another twelve kilmetres more traveling, you will reach the city of Kampala.
Kigambibwa nti okuva e Kampala okutuuka Entebbe waliwo kilomiita 42 oba43. It is said that from Kampale to Entebbe it is 42 or 43 kiometres.