Back to Level 4 Index
Entebe eno ya muti.
♫ (This chair is of wood.)
Entebe zino za muti.
♫ (These chairs are of wood.)
Ensi eno ya mirembe.
♫ (This land is peaceful.)
Ensi zino za mirembe.
♫ (These lands are peaceful.)
Ebbaluwa eno ya kyama.
♫ (This letter is private.)
Ebbaluwa zino za kyama.
♫ (These letters are private.)
Omuntu ono wa kitiibwa.
♫ (This person is respected.)
Abantu bano ba kitiibwa.
♫ (These persons are respected.)
Omuntu ono wa mpisa mbi.
♫ (This person is bad-mannered.)
Abantu bano ba mpisa mbi.
♫ (These persons are bad-mannered.)
Amasannyalaze gano ga mutawana.
♫ (This electricity is dangerous.)
Ekiso kino [kya] kyoogi.
♫ (This knife is sharp.)