Back to Level 4 Index

Lesson 91 – Ebyekukola birala

Emyezi giwera esatu. Teginnaba kuwera ena. ♫
(It's three months [now]. It's not yet four months.)
Ewiiki ziwera ssatu. Tezinnaba kuwera nnya. ♫
Ewiiki ziwera ttaano. Tezinnaba kuwera mukaaga. ♫
Emyaka giwera etaano. Teginnaba kuwera mukaaga. ♫
Omwaka guwera gumu. Teginnaba kuwera ebiri. ♫
Olunaku luwera lumu. Tezinnaba kuwera bbiri. ♫
Ennaku ziwera ssatu. Tezinnaba kuwera nnya. ♫