Back to Level 4 Index

Lesson 91 – Kaakati

Kaakati emyezi giwera esatu kasookanga tutandika okuyiga Olugnda. (It's three months now since we began to study Luganda.)
Kaakati omwaka guwera gumu kasookanga tuva ewaffe. (It's now one year since we left our homes.)
Kaakati ewiiki ziwera ebiri kasookedde tubeera wano. (It's now two weeks that we have been here.)
Kaakati ewiiki ziwera bbiri ezisigadde tugende mu Uganda. (There are now two weeks left [before] we go to Uganda.)
Esigadde eddakiika ttaano tunnyuke. (It's five minutes until quitting time.)

Kaakati ebbanga liwera litya kasookanga ojja wano? (How long have you been here? [How long is the period up to now since you came here?])
Kaakati bbanga ki kasookanga ojja wano? (How long is it since you came here?)
Kaakati bbanga ki erisigadde tusitule? (How long before we depart?)
Essigadde eddakiika mmeka tulye ekyemisana? (How many minutes remain before we eat lunch?)