Back to Level 4 Index
Emyezi giwera esatu. Teginnaba kuwera ena.
♫
(It's three months [now]. It's not yet four months.)
Ewiiki ziwera ssatu. Tezinnaba kuwera nnya.
♫
Ewiiki ziwera ttaano. Tezinnaba kuwera mukaaga.
♫
Emyaka giwera etaano. Teginnaba kuwera mukaaga.
♫
Omwaka guwera gumu. Teginnaba kuwera ebiri.
♫
Olunaku luwera lumu. Tezinnaba kuwera bbiri.
♫
Ennaku ziwera ssatu. Tezinnaba kuwera nnya.
♫