Back to Level 4 Index

Lesson 84 – Negative Relative

A: Tina, njagala onnyinnyonnyole kye wakoze bwe wavudde mu ssomero. (Tina, I want you to explain to me what you did when you left school.)
B: Simanyi ngeri ya kukikunnyonnyolamu. (I don't know how I can explain it to you.)
A: Tegeeza mangu nga sinnaba kutuula. (Explain quickly before I sit down.)
B: Bwe nnamaze okunywa caayi, otulo twankutte ne nneebaka. Nnagolokose ku ssaawa kkumi na bbiri. (When I finished drinking tea, I slept. I woke up at six.)
A: Oli mugayaavu. Oteekwa okuyiga okukola emirimu. (You're lazy. You must learn to work.)
B: Siri mugayaavu, Taata. Nabadde nkooye. (I'm not lazy, Dad. I was tired.)
A: Kale. (All right.)