Back to Level 4 Index

Lesson 83 – Adjectives

Omusajja ono mugayaavu nnyo. (This man is very lazy.)
Omusajja ono mugezigezi nnyo. (This man is very wise.)
Omusajja ono mukoowu nnyo. (This man is very tired.)
Omusajja ono mutuukirivu nnyo. (This man is very saintly.)
Omusajja ono wa kitiibwa nnyo. (This man is very important.)
Ebibala bino bivundu nnyo. (These fruits are very bad / rotten.)
Olugoye luno lutukuvu nnyo. (This cloth is very clean.)
Ewuuma eno ntalavvu nnyo. (This fork is very rusty.)
Omugaati guno gukaze nnyo. (This bread is very dry.)