Back to Level 4 Index
Bagambe baleme okuyimirira wano.
♫ (Tell them not to stand here.)
Bagambe baleme okufuluma.
♫ (Tell them not to go out.)
Bagambe baleme okuyingira.
♫
Bagambe baleme okuliira[okulya] mu kibiina.
♫
Bagambe baleme okwogera Olungereza.
♫
Bagambe baleme okwambala engoye eziddugala.
♫
Bagambe baleme okuva mu kibiina.
♫
Baleekaana.
♫ (They are making noise.)
Bagambe baleme okuleekaana.
♫ (Tell them not to make noise.)
Bayimba.
♫
Bagambe baleme okuyimba.
♫ (Tell them not to sing.)
Bayingira.
♫
Bagambe baleme okuyingira.
♫ (Tell them not to enter.)
Baliira mu kibiina.
♫ (They eat in the classroom.)
Create your own responses
Boogera Olungereza.
♫ (They speak English.)
Bambala engoye eziddugala.
♫ (They wear dirty clothes.)
Bava mu kibiina.
♫ (They are coming from the classroom.)