Back to Level 4 Index

Lesson 79 – Exercises2

Lwaki oyimbira wano? Toyimbira wano.
(Why are you singing here? Don’t sing here.)
Lwaki oleekaanira wano? Toleekaanira wano.
Lwaki muleekaanira wano? Temuleekaanira wano.
Lwaki muyimbira wano? Temuyimbira wano.
Lwaki oyoleza wano? Toyoleza wano.
(Why are you washing [clothes] here? Don’t wash here.)
Lwaki mwoleza wano? Temwoleza wano.