Back to Level 4 Index

Lesson 77 – Exercises 2

Omuyizi ono asinga oli obugezi. ♫ (This student is smarter than that one.)
John asinga Mary okumanya Oluganda. ♫ (John knows Luganda better than Mary.)
Musoke asinga Mukasa obunene. ♫ (Musoke is bigger than Mukasa.)
Nkusinga okuwandiika. ♫ (I write more than you.)
Mukyala wange ansinga obuwanvu. ♫ (My wife is taller than I am.)
Omwana ono y'asingira ddala obugezi. ♫ (This child is the cleverest.)
Ekitabo kino kye kisinga byonna obulungi. ♫ (This is the best book.)
Oluguudo luno lwe lusingira ddala obulungi. ♫ (This road is the best one.)
Nnina abaana basatu: asinga bonna obukulu muwala. ♫ (I have three children, [and] the oldest is a girl.)