Back to Level 4 Index
Omuyizi ono asinga oli obugezi.
♫ (This student is smarter than that one.)
John asinga Mary okumanya Oluganda.
♫ (John knows Luganda better than Mary.)
Musoke asinga Mukasa obunene.
♫ (Musoke is bigger than Mukasa.)
Nkusinga okuwandiika.
♫ (I write more than you.)
Mukyala wange ansinga obuwanvu.
♫ (My wife is taller than I am.)
Omwana ono y'asingira ddala obugezi.
♫ (This child is the cleverest.)
Ekitabo kino kye kisinga byonna obulungi.
♫ (This is the best book.)
Oluguudo luno lwe lusingira ddala obulungi.
♫ (This road is the best one.)
Nnina abaana basatu: asinga bonna obukulu muwala.
♫ (I have three children, [and] the oldest is a girl.)