Back to Level 4 Index

Lesson 75 – Vocabulary


Baawulirizza omusomesa.
(They listened to the teacher.)
Baasbiddwa emmere.
(They failed to get food.)
Baatamiddwa nnyo.
(They got very drunk.)
Baanywedde caayi.
(They drank tea.)
Baagolokose mangu.
(They woke up early.)
Baagenze mu kibuga.
(They went to town.)
Baatuuse ekikeerezi.
(They arrived late.)
Baajamawadde nnyo.
(They became very filthy.)
Baanywegeraganye mu nguudo.
(They kissed in the streets.)
Baakaayanidde emmere.
(They fussed over food.)
Baasirise.
(They kept quiet.)
Baafulumye.
(They went away.)