Back to Level 4 Index
[Addressing many] Enkya muleetanga ebitabo byammwe. ♫ (Bring your [.pl] books tomorrow.) Enkya muyingiranga mangu mu kibiina. ♫ (Come ('enter') to class early tomorrow.) Enkya mukyuse amassuuka gammwe ag'obuliri. ♫ (Change your bedsheets tomorrow.) Enkya mubeere abasirifu mu kibiina. ♫ (Be quiet in class tomorrow.) Enkya mugolokoke mangu. ♫ (Get up early tomorrow.) Musomanga ekitabo kino. ♫ (Read ye [in future] this book.) Mukisomanga. (Read [in future] it.) Musangulanga olubaawo. ♫ (Erase the [black]board.) Mulusangulanga. Muwandiikanga ebbaluwa. ♫ (Write a letter.) Mugiwandiikanga. Mutunuliranga ebifaananyi bino. ♫ (Look these pictures.) Mubitunuliranga. Muyiganga ekyokuyiga kino. ♫ (Learn this teaching.) Mukiyiganga. Mubuuzanga abalala. ♫ (Greet the others!) Mubabuuzanga. Mulyanga ebibala bingi. ♫ (Eat much fruit.) Mubiryanga.