Back to Virtue Index

Okulowooza ku Balala (Thoughtfulness)

Okulowooza ku Balala kubeera kisa ekiruŋŋamizibwa okwebeeka mu mbeera embi abalala gye babeeramu.
Pattern
(Thoughtfulness is kindness guided by empathy.)

Kwe kulowooza ennyo n’obwegendereza ku ngeri ey’okukwatamu ensonga mu magezi era mu mazima.
Pattern
(It is carefully considering a course of action with discernment and honesty.)

Kwe kutwala ebyetaago by’abalala ng’ekintu ekikulu ennyo.
Pattern
(It gives importance to other people’s needs.)

Tukalowoozako, twetegereza bye beetaaga era ne tubawa obuyambi.
Pattern
(We think about them, observe what they need and offer our help.)

Tufaayo nnyo ku ebyo bye baagala n’ebyo batayagala era ne tukola ebintu ebibaleetera essanyu.
Pattern
(We pay careful attention to their likes and dislikes and do things that give them happiness.)

Tulowooza n’obwegendereza engeri ebikolwa byaffe gye binaabayisaamu.
Pattern
(We carefully consider how our actions will affect them. )

Okufaayo kutuyamba okuvvuunuka embeera ey’okwefaako fekka ne tusobola okufuuka abanywanyi abatuufu.
Pattern
(Thoughtfulness helps us to move beyond self-centredness to become true companions.)

Obulabo obutonotono obuva mu kufaayo buyinza okufuula olunaku lw’omuntu ne lubeera lwa ttendo.
Pattern
(Little gifts of thoughtfulness can brighten someone’s day. )

Okufaayo mu bulamu bw’omuntu yenna bujjuza enkolagana yaffe n’essanyu n’obwesige obw’olubeerera.
Pattern
(Lifelong thoughtfulness illumines our relationships with abiding joy and trust.)

====

“Kale ekiseera kyonna beemalire mu kukola ekintu eky’ekisa eri omu ku bannaabwe, nga bamuwa okwagala, okumu lowoozaako, n’obuyambi obulowoozeddwako.”
Pattern
(“Let them all the times concern themselves with doing a kindly thing for one of the fellows, offering to someone love, consideration, thoughtful help.”)
'Abdu'l-Bahá


Empisa ez’Okulowooza ku Balala
Pattern
(The Practice of Thoughtfulness)

Nfaayo ku byetaago by’abantu abalala n’engeri gye balowoozaamu.
Pattern
(I care about other people’s needs and feelings.)

Ntegeera bulungi mu kusalawo kwange.
Pattern
(I am discerning in my decisions.)

Ndaga okufaayo okw’ekisa.
Pattern
(I give tender attention.)

Ndi munywanyi afaayo.
Pattern
(I am a caring companion.)

Neebaza olw’ekirabo eky’okulowooza ku balala. Kireeta essanyu mu nkolagana yange n’abalala.
Pattern
(I am thankful for the gift of thoughtfulness. It brings grace to my relationships.)

Back to Virtue Index