Back to Virtue Index
Obwesimbu kwe kubeera omwerufu era ow’amazima.
( Sincerity is being open and genuine.)
Ebigambo n’ebikolwa byaffe biraga omutima ogw’amazima.
( Our words and actions reflect a truthful heart.)
Abantu basobola okutwesiga nti tutegeeza ebyo bye twogera era twogera ebyo bye tutegeeza.
( People can trust that we mean what we say and we say what we mean.)
Bwe tubeera abeesimbu, ebikolwa byaffe biviira ddala mu bigendererwa ebirongoofu.
( When we are sincere, our actions come from a pure intent.)
Tugaba ku lw’ekigendererwa eky’obugabi.
( We give for the sake of giving.)
Tuli ndabirwamu ey’amazima.
( We are transparently truthful.)
Tetukola bintu kulaga balala nti tuliba kitalo nnyo.
( We don’t do things to impress others.)
Tetulina bwetaavu bwa kulimba wadde okwefuula kye tutali.
( We have no need to deceive or pretend to be something we are not.)
Tukimanyi nti kitumala bumazi okubeera nga bwe tuli.
( We know it is enough simply to be ourselves.)
=====
“Tewejjusanga ekintu kyonna ky'okoze mu kwagala okw’obwesimbu; tewali kibula nga kizaaliddwa mutima.”
( "Never regret anything you have done with a sincere affection; northing is lost that is born of the heart.”)
BASII RATHBONE
Empisa y’Obwesimbu
(The Practice of Sincerity)
Ndi mwesigwa era omwerufu.
(I am honest and open.)
Sirina bigendererwa bye kusifu.
I have no hidden agendas.)
Nsobola okwesigwa okwogera n’obwesigwa.
(I can be trusted to speak honestly.)
Sikitwala nga kyamugaso okuyunga ebigambo oba okumatiza.
( I have no need to exaggerate or impress.)
Ndi mumativu okubeera nze kye ndi.
( I am content to be myself.)
Neebaza olw’ekirabo ky’obwesimbu. Kikuuma obulamu nga bulongoofu era nga bwangu.
( I am thankful for the gift of Sincerity. It keeps life pure and simple.)
Back to Virtue Index