Back to Level 2 Index

Lesson 46 – Exercises

Olina emirimu mitono oba mingi? ♫ (Have you little or much work to do?)
Waliwo abantu batono oba bangi? ♫ (Are there few or many people present?)
Abalunsi be basinga obungi oba balimi? ♫ (Are herdmen the majority or are they farmers?)
Namukasa ayimba bulungi kyokka okuzina kwamulema. ♫ (Namukasa sings well but is unable to dance.)
Nakitto azina bulungi ate ayagala okuyimba. ♫ (Nakitto dances well and likes to sing.)
Paulo akola n’amaanyi naye akoowa mangu. ♫ (Paulo works hard but tires quickly.)
Mukasa asoma buli lunaku wabula okubala kwamulema. ♫ (Mukasa studies daily however he fails in mathematics.)
Ndi munyiivu era nsaaliddwa. ♫ (I am angry and disappointed.)