Back to Level 2 Index
Olina emirimu mitono oba mingi?
♫ (Have you little or much work to do?)
Waliwo abantu batono oba bangi?
♫ (Are there few or many people present?)
Abalunsi be basinga obungi oba balimi?
♫ (Are herdmen the majority or are they farmers?)
Namukasa ayimba bulungi kyokka okuzina kwamulema.
♫ (Namukasa sings well but is unable to dance.)
Nakitto azina bulungi ate ayagala okuyimba.
♫ (Nakitto dances well and likes to sing.)
Paulo akola n’amaanyi naye akoowa mangu.
♫ (Paulo works hard but tires quickly.)
Mukasa asoma buli lunaku wabula okubala kwamulema.
♫ (Mukasa studies daily however he fails in mathematics.)
Ndi munyiivu era nsaaliddwa.
♫ (I am angry and disappointed.)