Back to Level 2 Index
A: Yagolokose essaawa mmeka? 
♫ (When did he wake up?)
B:  Simanyi. 
♫ (I don’t know.)
A: Mubuuze. 
♫  (Ask him.)
B: Wagolokose essaawa mmeka? 
♫ (When did you wake up?)
C: Leero nagolokose essaawa emu. 
♫ (Today, I woke up at 7.)
A to B,C: Leero mwalidde ekyenkya essaawa bbiri? 
♫ (Today did you [pl.] eat breakfast at 8?)
B,C to A: Leero tetwalidde ekyenkya essaawa bbiri. 
♫ (Today, we didn’t eat breakfast at 8.)
A to B,C: Temwalidde essaawa biri? 
♫ (Didn't you [pl.] eat at 8?)
B,C to A: Nedda, leero twalidde ekyenkya essaawa ssatu n’ekitundu. 
♫ (No, today we ate breakfast at half-past 9.)