Back to Level 2 Index
A: Nnyabo, erinnya lyo ggw’ani?
♫ (Madame, what is your name?)
J: Nze Joan. Erinnya lyange nze Joan.
♫ (I’m Joan. My name is Joan.)
A: Ooo!
J: Mmm.
A: Ooo! Oli muzungu? Ng’erinnya lyo lya luzungu eryo?
♫ (Oh! Are you a European/White, that you have a European name?)
J: Ndi Mumerika.
♫ (I am American.)
A: Oli Mumerika?
♫ (You are American?)
J: Mmm.
Nga ekiteeteeyi kyo kirungi!
♫ (How pretty/beautiful your dress is!)
Nga onyumye!
♫ (How beautiful you look!)
Empale za bazungu.
♫ (These pants are European.)
Ekitengi kiva Congo.
♫ (That cloth of African print is from Congo.)