Back to Level 3 Index
Mu Uganda onookolanga ki?
♫ (In Uganda, what shall you be doing?)
Mu Uganda nja kusomesanga baana.
♫ (In Uganda, I will be teaching children.)
Mu Bufalansa nja kwogeranga Olufalansa.
♫ (In France, I will be speaking French.)
E Masaka nnaalyanga ebinyeebwa.
♫ (In Masaka, I shall be eating groundnuts.)
E Butoko nnaakyaliranga abazadde b’abaana.
♫ (In Bukoto, I shall be visiting the parents of the children.)
E Kampala nnaanyumyanga mu Luganda.
♫ (In Kampala, I shall be conversing in Luganda.)