Back to Level 3 Index
A: Okwakol, jangu wano mwattu.
♫ (Okwakol, please come here.)
B: Tompitayita. Oyagala ki?
♫ (Don’t keep calling me. What do you want?)
A: Njagala emmere yonna gy'olina.
♫ (I want all the food that you have.)
B: Nnina ntono nnyo, ate mbisi.
♫ (I have only a little, and it’s uncooked.)
A: Gimpe ngitwale.
♫ (Give it to me to take.)
B: Iii. Nze ate enkya ndirya ki?
♫ (Hey, and what will I have to eat tomorrow?)
A: Enkya akawungezi nnaakuleetera emmere endala.
♫ (Tomorrow evening, I shall bring you other food.)
B: Kale.
♫(Ok)