Back to Level 3 Index
engoye ez’ebbeeyi ♫ | (expensive clothes) | engoye eza layisi ♫ | (cheap clothes) |
Ssente mmeka? ♫ | (How much [is the total amount]?) | Munnange, salako. ♫ | (Please reduce [the price].) |
Katale kano emiwendo gikyali gya buwanana. ♫ | (The prices are still high in this market.) | Edduuka liri, emiwendo gikyali misaamusaamu. ♫ | (That shop still has reasonable prices.) |
Bagenda okutumbula ebbeeyi y’amafuta. ♫ | (They are going to raise the price of petrol.) | Omuwendo gw'omuceere gusse. ♫ | (The price of rice has gone down.) |
Bawanika omuwendo gwa ssuukaali. ♫ | (They are hoisting up the price of sugar.) | Ekitabo eky’omuwendo mungi ennyo. ♫ | (Priceless book.) |
Twagala okulamuzaganya omuwendo. ♫ | (We like to bargain on the price.) | Ddiriza ku muwendo / bbeeyi ♫ | (Reduce the price.) |