Back to Level 3 Index
Ogenda otya? ♫ | (How will you go?) | Akola atya? ♫ | (How does he/she work?) |
Twebaka tutya? ♫ | (How will we sleep?) | Bayigiriza batya? ♫ | (How do they teach?) |
Mbeera nzekka. ♫ | (I live alone.) | Bitambula bitya? ♫ | (How are things going?) |
Omuceere bagufumba batya? ♫ | (How do they cook rice?) | Ye yekka agenze e Masaka. ♫ | (He/she left alone for Masaka.) |
Ffe fekka tuyiga Oluganda. ♫ | (We, alone, are learning Luganda.) | Mmwe mwekka mugenda Nairobi. ♫ | (You [.pl] alone are going to Nairobi.) |