Back to Level 3 Index
Mmotoka enkadde eno ekyali nnungi. ♫ | (This old car is still good.) | Omuceere guno mubi. ♫ | (This rice is bad.) |
Kapa enzirugavu egazi. ♫ | (The black cat is clever.) | Amenvu gano mabisi. ♫ | (These bananas are unripe.) |
Eggi lino si ddungi, gumu. ♫ | (This egg is not good, it’s hard.) | Abasajja bali bawanvu. ♫ | (Those men are tall.) |
Oluganda si lwangu. ♫ | (Luganda is not easy.) | Akaato akeeru kaggya. ♫ | (The small white boat is new.) |
Oluyimba luli lugwiira. ♫ | (That song is foreign.) | Ente zino ennene ennungi. ♫ | (These large cows are good.) |
Akabwa akato kalwadde. ♫ | (The small puppy is sick.) | Kaawa ono awooma. ♫ | (This coffee is delicious.) |