Back to Level 3 Index
Nnaakomawo. Tunaakomawo.
♫ (I will return. We will return.)
Naafuluma ebweru. Tunaafuluma ebweru.
♫ (I will go outside. We will go outside.)
Nnaalya ebibala. Tunaalya ebibala.
♫ (I will eat fruit. We will eat fruit.)
Nnaava ku ssomero. Tunaava ku ssomero.
♫ (I will come from school. We will come from school.)
Nnaasangula olubaawo. Tunaasangula olubaawo.
♫ (I will erase the board. We will erase the board.)
Nnaawandiika ebbaluwa. Tunaawandiika ebbaluwa.
♫ (I will write a letter. We will write a letter.)
Enkya ya leero ojja kunaaba? Yee, nja kunaaba.
♫ (Are you going to bath this morning? Yes, I am.)
Enkya ya leero ojja kujja mu kibiina? Yee, nja kujja.
♫ (Are you going to class this morning? Yes, I am.)
Enkya ya leero ojja kuyiga Oluganda? Yee, nja kuyiga.
♫ (Are you going to learn Luganda this morning? Yes, I am.)