Back to Level 3 Index
Leero olweggulo tunaalaba omupiira ogw'empaka.
♫ (This afternoon we will see a football match.)
Leero olweggulo tunaasamba omupiira.
♫ (This afternoon we will play soccer.)
Leero olweggulo mujja kubeera wa?
♫ (Where will you [.pl] be this afternoon?)
Leero olweggulo tunaabeera mu kibuga.
♫ (This afternoon we will be in town.)
Leero olweggulo munaasoma ki?
♫(This afternoon what will you [.pl] study?)
Leero olweggulo munaalaba ki?
♫ (This afternoon what will you [.pl] see?)
Enkya ya leero onooyiga Oluganda? Yee, nnaayiga.
♫ (Are you going to learn Luganda this morning? Yes, I will.)
Enkya ya leero onoojja mu kibiina? Yee, nnajja.
♫ (Are you going to class this morning? Yes, I will go.)
Enkya ya leero onoonaaba? Yee, nnaanaaba.
♫ (Are you going to bath this morning? Yes, I will bathe.)
Enkya ya leero onoozannya omupiira? Yee, nnaazannya.
♫ (Are you going to play soccer this morning? Yes, I will play.)
Enkya ya leero onooyingira mu kibiina? Yee, nnaayingira.
♫ (Will you enter class this morning? Yes, I will enter.)
Enkya ya leero onoofuluma mu kibiina? Yee, nnaafuluma.
♫ (Will you leave class this morning? Yes, I will leave.)