Back to Level 3 Index
Ensi eyo eri mu Uganda. Ensi eyo teri mu Uganda.
♫
(This district/region is in Uganda. This district/region is not in Uganda.)
Abantu abasinga obungi Basoga. Abantu abasinga obungi ssi Basoga.
♫
Balunda ente. Tebalunda nte.
♫
Bakola mu ofiisi. Tebakola mu ofiisi.
♫
Mulimu abantu bangi. Temuli bantu bangi.
♫
Batera okukola mu ofiisi. Tebatera kukola mu ofiisi.
♫
Bava mu Uganda. Tebava mu Uganda.
♫
In past tense:
Ensi eyo yali mu Uganda. Ensi eyo teyali mu Uganda.
♫
(This district/region was in Uganda. This district/region was not in Uganda.)
Abantu abaasinga obungi baali Basoga. Abantu abaasinga obungi tebaali Basoga.
♫
Baalundanga nte. Tebaalundanga nte.
♫
Baakolanga mu ofiisi. Tebaakolanga mu ofiisi.
♫
Mwalimu abantu bangi. Temwali bantu bangi.
♫
Baateranga kukola mu ofiisi. Tebaateranga kukola mu ofiisi.
♫
Baavanga mu Uganda. Tebaavanga mu Uganda.
♫