Back to Level 3 Index

Lesson 55 – Exercises

Akagaali ako wakagula wa? Nakagula mu Kampala. ♫
(Where did you buy that bicycle? I bought it in Kampala.)
Ekitabo ekyo wakigula wa? Nakigula mu Ntinda. ♫
Ebitabo ebyo wabigula wa? Nabigula mu Nairobi. ♫
Omuggo gwayo wagugula wa? Nagugula mu Kampala. ♫
Essaawa eyo wagigula wa? Nagigula mu Kampala. ♫
Eggi eryo waligula wa? Naligula mu Kampala. ♫
Amagi ago wagagula wa? Nagagula mu Kampala. ♫
Ebibala ebyo wabigula wa? Nabigula mu Kampala. ♫
Engatto ezo wazigula wa? Nazigula mu Kampala. ♫
Essaati eyo wagigula wa? Nagigula mu Kampala. ♫

Akagaali kano okaagala? Yee, nkaagala. / Nedda, sikaagala. ♫
(Do you like this bicycle? Yes, I like it. / No, I don't like it.)
Ekkalaamu eno ogyagala? Yee, ngyagala. / Nedda, sigyagala. ♫
Essaawa eno ogyagala? Yee, ngyagala. / Nedda, sigyagala. ♫
Omugaati guno ogwagala? Yee, ngwagala. / Nedda, sigwagala. ♫
Kaawa ono omwagala? Yee, mmwagala. / Nedda, simwagala. ♫
Ekitabo kino okyagala? Yee, nkyagala. / Nedda, sikyagala. ♫