Back to Level 3 Index

Lesson 54 – Exercises

Bava mu Uganda. Abava mu Uganda
(They come from Uganda. Those who come from Uganda)
Ava mu Mbale. Ava mu Mbale
(He/she comes from Mbale. He/she who comes from Mbale)
Ebbumba mu Kenya. Ebbumba eriva mu Kenya.
(Clay of Kenya. Clay that comes from Kenya.)
Amasomero mu Jinja. Amasomero agava mu Jinja.
(Schools of Jinja. The schools that come from Jinja)
Ekitundu kya mmotoka. Ekitundu ekiva mu mmotoka.
(A car part. A part that comes from a car.)
Ebintu mu nnyumba. Ebintu ebiva mu nnyumba
(Household things. The things that come from a house.)

Batera okukola mu ofiisi. Tebatera kukola mu ofiisi.
(They often work in offices. They don’t usually work in offices.)
Babeera kumpi n'ensalo. Tebabeera kumpi n'ensalo.
Bava mu Uganda. Tebava mu Uganda.
Bakola mu kibuga. Tebakola mu kibuga.
Kiri ku nsalo. Tekiri ku nsalo.
(It's at the border. It's not at the border.)
Balunda nte. Tebalunda nte.
Balima ppamba. Tebalima ppamba.