Back to Level 3 Index
Alan: Ab'eno. Ab'eno. Koodi. Koodi.
♫ (Hello. Hello.)
Betty: Wangi. Gye muli?
♫ (Yes, who are there?)
A: Eee, Ffe abaagala okubabuuza ko.
♫(Yea, it’s us who wish to greet you.)
B: Mulabiseko?
♫ (Is that you?)
A: Tulabiseko.
♫ (It’s us.)
B: Nga tusanyuse okubalaba!
♫ (We’re so glad to see you!)
A: Naffe!
♫ (We, as well!)
B: Mmm.
♫
A: Mmm.
♫
B: Yingira ssebo.
♫ (Come in, sir)
A: Kale nnyabo.
♫ (Ok, madame.)
B: Akatebe kaako.
♫ ( There’s a seat here.)
A: Weebale nnyo nnyabo.
♫ (Thank you very much, madame.)
B: Kale.
♫ (Ok.)
A: Mmm.
♫
B: Eradde ssebo?
♫ (Is all peaceful where you are, sir?)
A: Eradde.
♫ (All is peaceful.)
B: Mmm.
♫
A: Mmm.
♫
B: Osiibye otyanno ssebo?
♫ (How is your afternoon, sir?)
A: Bulungi nnyabo.
♫ (Fine, madame.)
B: Mmm.
♫
A: Osiibye otyanno nnyabo?
♫ (How is your afternoon?)
B: Bulungi.
♫ (Good.)
A: Mmm.
♫
B: Bali batya ab'eka?
♫ (How are they at home?)
A: Gye bali.
♫ (They are there ok.)
A: Oli otyanno nnyabo.
♫ (How are you, madame.)
B: Gye tuli bulungi.
♫ (We are fine.)
A: Omwami gy'ali nnyabo?
♫ (Is mister there, madame?)