Back to Level 1 Index

Lesson 19 – Questions and Answers with verb ‘-beera’


mbeera ♫ (I stay), obeera ♫ (you stay), mubeera ♫ (you [plural] stay) , abeera ♫ (he/she stays), tubeera ♫ (we stay).

T: Ova mu kibuga ki? ♫ (Which city do you come from?)
S: Nva mu Denver. ♫ (I come from Denver.)
T: Ova mu Denver, naye kati obeera mu Kampala. Otegedde? ♫ (You come from Denver but now you stay in Kampala. Do you understand?)
S: Yee, ntegedde. ♫ (Yes, I understand.)
---
S: Nedda, sitegedde. ♫ (No, I did not understand.)

Teacher to the class: Mubeera mu Kampala. Mutegedde? ♫ (You stay in Kampala. Do you understand?)
Class: Yee, tutegedde. ♫ (Yes, we understand)
T: Abantu b'omu kitundu ekyo balunzi. Mutegedde? ♫ (People in this place are herdsmen. Do you understand?)
Class: Nedda, tetutegedde. ♫ (No, we don’t understand)

Tuning the Ear to Tonality
Saagala kulya. ♫ (I don’t want to eat.), Tewali mazzi. ♫ (There is no water), Baana mmwe, temuyingira wano. ♫ (Children, don’t come in here.) , Siri musanyfu ♫ (I am not happy)

Building Vocabulary
Ebibala ♫ (Fruit), Emiyembe ♫ (Mangoes), Emicungwa ♫ (Oranges), Obutunda ♫ (Passion fruit), Ennaanansi ♫ (Pineapple), Gonja ♫ (Sweet bananas [usually roasted]), Amatooke ♫ (Banana [usually served like mashed potatoes])