Back to Level 1 Index
mbeera
♫ (I stay),
obeera
♫ (you stay),
mubeera
♫ (you [plural] stay) ,
abeera
♫ (he/she stays),
tubeera
♫ (we stay).
T: Ova mu kibuga ki?
♫ (Which city do you come from?)
S: Nva mu Denver.
♫ (I come from Denver.)
T: Ova mu Denver, naye kati obeera mu Kampala. Otegedde?
♫ (You come from Denver but now you stay in Kampala. Do you understand?)
S: Yee, ntegedde.
♫ (Yes, I understand.)
---
S: Nedda, sitegedde.
♫ (No, I did not understand.)
Teacher to the class: Mubeera mu Kampala. Mutegedde?
♫ (You stay in Kampala. Do you understand?)
Class: Yee, tutegedde.
♫ (Yes, we understand)
T: Abantu b'omu kitundu ekyo balunzi. Mutegedde?
♫ (People in this place are herdsmen. Do you understand?)
Class: Nedda, tetutegedde.
♫ (No, we don’t understand)
Tuning the Ear to Tonality
Saagala kulya.
♫ (I don’t want to eat.),
Tewali mazzi.
♫ (There is no water),
Baana mmwe, temuyingira wano.
♫ (Children, don’t come in here.) ,
Siri musanyfu
♫ (I am not happy)
Building Vocabulary
Ebibala
♫ (Fruit),
Emiyembe
♫ (Mangoes),
Emicungwa
♫ (Oranges),
Obutunda
♫ (Passion fruit),
Ennaanansi
♫ (Pineapple),
Gonja
♫ (Sweet bananas [usually roasted]),
Amatooke
♫ (Banana [usually served like mashed potatoes])