Back to Level 1 Index
Mmwe
♫ (You [as group])
Ffe
♫ (Us, We)
Bo
♫ (They)
A: Ate mmwe, muli Baamerika?
♫ (You are Americans?)
B: Ffe tuli Baamerika.
♫ (Yes, we are Americans.)
–--------
B: Nedda, si Baamerika, tuli Bakanada.
♫ (No, not Americans, we are Canadians.)
A: Abantu bano bava mu Bungereza?
♫ (These people are from England?)
B: Yee, abo bava mu Bungereza.
♫ (Yes, they are from England.)
-----
B: Nedda, tebava mu Bungereza, bava mu Amerika
♫ (No, they are not from England, they are from America.)
A: Ate ffe, tuli mu Kenya?
♫ (Are we in Kenya?) Wano tuli mu Kenya?
♫
B: Nedda, temuli mu Kenya, (mmwe) muli mu Uganda.
♫ (No, you are not in Kenya, you are in Uganda.)
Tuning the Ear to Tonality
Akakongovvule kano kannuma.
♫ (This ankle is hurting me).
Katadooba tekamulisa bulungi.
♫ (the small kerosene lamp is not burning well).
Katadooba kazikidde.
♫ (the small kerosene lamp is not burning.)
Akamese kaalidde emmere yo.
♫ ( A mouse ate your food.)
Building Vocabulary
Ensiri
♫ (Mosquitos),
Enjuki
♫ (Bees),
Enswa
♫ (Ants),
Ensowera
♫ (Flies),
Enseenene
♫ (Grasshoppers),
Nnabubi
♫ (Spiders).