Back to Level 1 Index
A: Osiibye otya nno, Nyabo?
♫ (literally: How did you pass the day, Madam?)
B: Nasiibye bulungi
♫ (I have ‘passed’ well) or simply:
Bulungi
♫ (I’m well)
A: Mmm
♫ or Eee
B: Nawe, osiibye otya nno, Ssebo?
♫ (And you, have you ‘passed’ well, Sir?)
A: Bulungi
♫ (I’m well)
B: Mmm
A: Mmm
More formal greetings, morning or evening, one adds “Nyabo/ Bannyabo”
for the lady(ies) and for men; “Ssebo / Bassebo”.
If “B” are many ladies, “A” would say: Musiibye mutya nno, bannyabo?
♫
Tuning the Ear to Tonality
Omunnyo guli ludda wa?
♫ (Where is the salt?) ,
Guli ku mmeeza.
♫ (It’s on the table) ,
Guli wali.
♫ (It’s over there) ,
Guli wano.
♫ (It’s here.) ,
Guli mu ffumbiro.
♫ (It’s in the kitchen)
Building Vocabulary [lu/n - class]
Oluguudo.
♫ (A road.) ,
Enguudo.
♫ (Roads.) ,
Olwala
♫ (A fingernail) ,
Enjala
♫ (Fingernails) ,
Olugoye.
♫ (a cloth, a dress) ,
Engoye
♫ (clothes.)