Back to Level 1 Index
Kampala kiri mu Busoga?
♫ (Kampala, is it in Bugisu)
Nedda, Kampala tekiri mu Busoga, kiri mu Buganda.
♫ (No, Kampala is not in Bugisu but it’s in Buganda.)
Acholi kiri mu Sudan?
♫ (Is Acholi in Sudan?)
Nedda, tekiri mu Sudan, kiri mu Uganda.
♫ (No, it’s not in Sudan, it’s in Uganda)
Omusomesa ali ludda wa?
♫ (Where is the teacher?)
Ali mu kibiina.
♫ (He is in class.)
Omusawo ali ludda wa?
♫ (Where is the doctor?)
Ali mu ddwaliro.
♫ (He is at the hospital.)
Tuning the Ear to Tonality
Eri wano.
♫ (It’s here.),
Eri wali.
♫ (It’s over there.),
Eri wansi.
♫ (It’s there under.),
Eri waggulu.
♫ (It’s there on top.))
Building Vocabulary [li/ma - class]
essomero
♫ (a school),
amasomero
♫ (schools),
linnyo
♫ (a tooth),
amannyo
♫ (teeth),
eggi
♫ (an egg),
amagi
♫ (eggs)