Back to Level 1 Index
...mu maserengeta ga Uganda
♫ (...in the south of Uganda)
...mu mambuka ga Uganda
♫ (...in the north of Uganda)
...mu buvanjuba bwa Uganda
♫ (...in the east of Uganda)
...mu bugwanjuba bwa Uganda
♫ (...in the west of Uganda)
Mbale kiri mu bukiika ki obwa Uganda?
♫ (In which direction/area is Mbale?)
Ans: Mbale kiri mu buvanjuba bwa Uganda
♫ (Mbale is in the east of Uganda)
Tuning the Ear to Tonality
Kyama ku ddyo.
♫ (Turn right.) ,
Kyama ku kkono.
♫ (Turn left) ,
Genda butereevu.
♫ (Go straight.)
Sample of free conversation:
A: Erinnya lyo ggw'ani? Ggwe Kamya?
♫ (What's your name? Are you Kamya?)
B: Nedda si nze Kamya, nze Mukasa.
♫ (No, I am not Kamya, I am Mukasa)
A: Ova wa?
♫ (Where do you come from?)
B: Nva Congo.
♫ (I come from the Congo.)
A: Oli musomesa, muyizi, musawo oba musirikale?
♫ (Are you a teacher, a student, a doctor or a policeman?)
B: Ndi musuubuzi.
♫ (I am a merchant/trader.)
A: Ooo, bwe kiri?
♫ (Is that so?)
B: Yee, bwe kityo, bwe kiri.
♫ (Yes, that is how it is.)
Building Vocabulary [mu/mi - class]
omuti
♫ (a tree),
emiti
♫ (trees),
omufaliso
♫ (a mattress),
emifaliso
♫ (mattresses),
omulimu
♫ (a job) ,
emirimu
♫ (jobs/work)
Note: the letter “l” becomes practically a silent “r” after “i” or “e”.